User:Kizito
|
Luganda
[edit]Nkwanirizza ku nfo yange ey'oku Meta Wiki. Nduubirira okuyamba okutereeza ettabi erya Wikipedia ery'olulimi Oluganda.
Era ngezako okuwagira byonna ebitumbula okusaasaanya eby'amagezi mu lulimi Oluganda. Nateekawo omusingi ogw'olulimi olwo ogw'omu kompyuta ezesigama ku fayiro eza 'gnu c library' oba 'glibc'. Fayiro zino zisobezesa omuntu omulala yenna okuwa pulogulamu gy'aba awandise okugisobozesa okukolera mu Luganda.
Bw'obeera oyagala, osobola okuntuukirira ku nfo yange ey'oku Wikipedia ey'omu Luganda.
Bye nettanira
[edit]English
[edit]Welcome to my meta-page. I intend to contribute to the Luganda Wikipedia.
I am also interested in any other ways of promoting the dissemination of knowledge in Luganda. I have already produced the Luganda locale for the GNU C Library, or glibc. So it is possible to have computer applications with a Luganda interface.
The best place to contact me is on my Luganda Wikipedia talk page.